Jonah 3:1-3

Yona Agondera Mukama

1 aAwo ekigambo kya Mukama ne kijjira Yona omulundi ogwokubiri, n’amugamba nti, 2“Genda mu kibuga ekinene Nineeve obalabule n’obubaka buno bwe nkuwa.”

3Awo Yona n’agondera Mukama n’agenda e Nineeve. Nineeve kyali kibuga kya kitiibwa nnyo era nga kitwala ennaku ssatu okukibuna kyonna.
Copyright information for LugEEEE